Job 17:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abatuukirivu balisigala mu makubo gaabwe; ab'emikono emirongoofu balyeyongera amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye era abatuukirivu banaakwatanga amakubo gaabwe, n’abo ab’emikono emirongoofu baneeyongeranga amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye omutuukirivu anaakwatanga ekkubo lye, N'oyo alina emikono emirongoofu aneeyongerayongeranga okuba n'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyeeyita omutuufu yeeyongere okuguma. N'atazzanga musango yeeyongere okwenyweza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye omutuukirivu anaakwatanga ekkubo lye, N'oyo alina emikono emirongoofu aneeyongerayongeranga okuba n'amaanyi,