Job 18:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Empuluttulizo emukwekeddwa mu ttaka, n'omutego gumukiikiddwa mu kkubo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuguwa gumukwekerwa mu ttaka; akatego kamulindirira mu kkubo lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bamuteze akamasu mu ttaka, Bamukwese ekigu mu kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bamuteze omuguwa mu ttaka, bamukwese ekigu mu kkubo lye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamasu kamukwekeddwa mu ttaka, N'ekigu kimukwekeddwa mu kkubo.