Job 18:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Entiisa emukuba ensisi ku njuyi zonna, emukanga buli w'alinnya ekigere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Entiisa emukanga enjuuyi zonna era n’emugoba kigere ku kigere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Entiisa eneemukanga okuva buli ludda, Era en'emugobanga okumukwata.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Entiisa emufuluma buli ludda, emugoba buggereggere okumukwata.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Entiisa eneemukanga enjuyi zonna, Era eneemuyigganyanga ku bisinziiro bye.