Job 18:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akabi kamwoya, okuzikirira kulindiridde okugwa kwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emitawaana gimwesunga; ekikangabwa kirindiridde okugwa kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjala emuluma okumumalamu amaanyi ge, N'obuyinike bunaamubanga kumpi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alumwa enjala emumalamu amaanyi n'akabi kamuli ku lusegere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaanyi ge ganaalumwanga enjala, N'obuyinike bunaamubangako ng'asejjera.