Job 18:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwesigwa buggyiddwa mu weema ye; omukulubbya omutwale eri kabaka w'entiisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aggyibwa mu bukuumi bwa weema ye era n’atwalibwa eri kabaka w’ebikangabwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaasimbulwanga mu nnyumba ye gye yeesiga, Era anaaleetebwanga eri kabaka w'entiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asikambulwa mu nnyumba ye mw'abadde ateredde entende, ne bamutambuza okumutwala eri Kabaka w'entiisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaasimbulwanga mu weema ye gye yeesiga; Era anaaleetebwanga eri kabaka w'ebitiisa.