Job 18:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okumujjukira kuggweekeredde mu nsi, takyalina linnya wonna ku nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekijjukizo kye kibula ku nsi; talina linnya mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekijjukizo kye tekibengawo ku nsi, Tewaabenga amujjukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alyerabirirwa ddala ku nsi ne wabulawo amujjukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekijjukizo kye kinaabulanga ku nsi, So taabenga na linnya mu luguudo.