Job 18:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettaala y'ababi bagizikizza, omumuli gwe tegukyayaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ddala etabaaza y’omukozi w’ebibi ezikidde, era n’omuliro gw’ekyoto kye tegukyayaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obulamu bw'omwonoonyi buzikira ng'ettaala, Oba ng'omumuli ogutaddayo kwaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Obulamu bw'omubi kya mazima buzikira ng'ettaala, oba ng'omumuli ogutaddayo kwaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, omumuli gw'omubi gunaazikizibwanga, So n'olusasi olw'omuliro gwe terwakenga.