Job 20:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaana be baliriyira abaavu; emikono gye girizzaayo bye yalina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be basaana bakolagane n’abaavu, emikono gye gyennyini gye gisaana okuwaayo obugagga bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana be baliddiza abaavu, Ebintu bye yali ababbyeko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abaana be baliddiza abaavu obugagga bwe yali ababbyeko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana be baneegonzanga eri abaavu, N'emikono gye ginaakomyangawo obugagga bwe.