Job 20:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi g'obuvubuka bwe agaali mu magumba ge galyebaka naye mu nfuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi ag’ekivubuka agajjudde amagumba ge, ge ganaagalamiranga naye mu nfuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde nga akyalina amaanyi ag'ekivubuka, Naye aligalamira nago mu nfuufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eryanyi ly'abadde alina mu buvubuka, aligalamira nalyo mu nfuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amagumba ge gajjudde obuvubuka bwe, Naye bunaagalamiranga naye mu nfuufu.