Job 20:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Newandibadde ekibi kituŋŋununa mu kamwa ke, ng'akikweka wansi w'olulimi lwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Okukola ebibi kuwoomerera mu kamwa ke era akukweka wansi w’olulimi lwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibi newakubadde nga kimuwoomera mu kamwa ke, N'akikwekako ne wansi w'olulimi lwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wadde ng'ekibi kimuwoomera nga sukaali mu kamwa ke, n'akikwekako ne wansi w'olulimi lwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obubi newakubadde nga bumuwoomera mu kamwa ke, Newakubadde ng'abukweka wansi w'olulimi lwe;