Job 20:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye emmere ye erimukaayirira mu lubuto, erifuuka busagwa bwa ssalambwa munda mu ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye emmere ye erimwonoonekera mu byenda, era erifuuka butwa bwa nsweera munda ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye emmere ye mu lubuto lwe efuuka, Ng'obusagwa bw'omusota munda ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye emmere ye emukaayirira mu lubuto lwe, n'efuuka obusagwa bw'omusota mu ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye emmere ye mu byenda bye efuuse, Bwe busagwa bwe mbalasaasa munda ye.