Job 20:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alyegoga obugagga bwe yamirungusa, Katonda olubuto lwe alirubusesemya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aliwandula eby’obugagga bye yamira; Katonda alireetera olubuto lwe okubisesema.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obugagga bwe yamira anaabusesemanga nate: Katonda anaabuggyanga mu lubuto lwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asesema obugagga bwe yamira, Katonda n'abumuggya mu lubuto.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yamira obugagga, era anaabusesemanga nate: Katonda anaabuggyanga mu lubuto lwe.