Job 20:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tasigazizza kantu ka kulya; awo nno emikisa gye tegiribeerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali kimulekeddwawo ky’anaalya; obugagga bwe tebujja kusigalawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwalya talina kyasigazawo, Omukisa gwe kyegunaavanga gulema okuba ogw'olubeerera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali ky'alya n'alekawo. N'okubeera obulungi kyekuliva kumuggwaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewasigala kintu ky'atalya; Omukisa gwe kyegunaavanga gulema okuba ogw'olubeerera.