Job 20:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mu bugagga obungi mw'ali, ennaku zirimusanga, bwonna obulumi bw'okubonaabona bulimugwira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wakati mu kufuna ebingi okulaba ennaku kumujjira; alibonaabonera ddala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
W'alibeerera n'ebingi ebivuluuja w'alirabira ennaku n'adooba, Atuukibweko buli kizibu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
W'alibeerera n'ebingi ebivuluuja w'alirabira ennaku n'adooba, atuukibweko buli kizibu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu lufulube lw'ebintu bye ebisukkirira anaalabanga ennaku: Omukono gwa buli muntu aliko obuyinike gunaamutuukangako.