Job 20:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alidduka ebyokulwanyisa eby'ekyuma, naye akasaale ak'ekikomo ne kamufumita.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’alidduka ekyokulwanyisa eky’ekyuma, akasaale ak’ekikomo kalimufumita.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alidduka eky'okulwanyisa eky'ekyuma, N'afumitibwa akasaale ak'ekikomo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alidduka ekyokulwanyisa eky'ekyuma, n'afumitibwa akasaale ak'ekikomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaddukanga ekyokulwanyisa eky'ekyuma, N'omutego ogw'ekikomo gunaamufumitanga.