Job 21:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obulamu bwabwe babumala mu kusanyuka; bakkirira emagombe mu ddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emyaka gyabwe gyonna babeera bulungi, mangwago ne bakka mu ntaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bafuna ebirungi mu bulamu bwabwe, Era bafiira mu mirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bafuna ebirungi mu bulamu era ne bafiira mu ddembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bamala ennaku zaabwe nga balabye omukisa, Mu kaseera ne bakka mu magombe.