Job 21:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye emikisa gyabwe tegiri mu buyinza bwabwe, kyenva neesambira ddala ebiteeso by'ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obugagga bwabwe tebuli mu mikono gyabwe, noolwekyo amagezi g’abakozi b’ebibi ganneewunyisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bo bagamba nti bye bafuna babifuna lwa maanyi gaabwe. Okuteesa kw'ababi sikukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bo bagamba nti bawangaala lwa maanyi gaabwe. Amagezi g'ababi sigakkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, omukisa gwabwe teguli mu mukono gwabwe: Okuteesa kw'ababi kundi wala.