Job 21:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso geerabireko okuzikirira kwe, anywe ku busungu bw'Omuyinza wa buli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leka amaaso ge ye yennyini galabe okuzikirira; leka anywe ku kiruyi kya Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi balabe okuzikirira kwabwe bo, Banywe ku busungu bw'Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yennyini ye aba alaba bw'azikirizibwa, alege ku busungu bw'Omuyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso ge galabe okuzikirira kwe ye, Era anywe ku busungu bw'Omuyinza w'ebintu byonna.