Job 21:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atwalibwa mu ntaana, amalaalo ge ne gasigala nga gakuumibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atwalibwa ku ntaana, era amalaalo ge gakuumibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'alitwalibwa mu ntaana, Amalaalo ge bagakuuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atwalibwa mu ntaana amalaalo ge bagakuuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye anaatwalibwanga mu ntaana, Era anaakuumanga amalaalo.