Job 21:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki ababi basigalawo nga balamu, ne bakaddiwa, ne beeyongera amaanyi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki abakozi b’ebibi bawangaala, ne bakaddiwa ne beeyongera n’amaanyi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwaki Katonda aleka ababi okuwangaala, Ne bakaddiwa nga ba maanyi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki bo abakola ebibi bawangaala ne bakaddiwa, nga ba buyinza, ba maanyi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi babeerera ki abalamu, Ne bakaddiwa ne baba ba maanyi mu buyinza?