Job 21:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezzadde lyabwe bali awo balirabako; bazzukulu baabwe bali mu maaso gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balaba abaana baabwe bwe banywezebbwa, ezzadde lyabwe nga balaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bafuna abaana n'abazzukulu, Ne babeerawo okulaba bwe bakula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bafuna abaana n'abazzukulu ne babeerawo okulaba bwe bakula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezzadde lyabwe linywera gye bali bo nga balaba, N'enda yaabwe mu maaso gaabwe.