Job 22:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate n'ogamba nti: ‘Katonda amanyi ki? Alamula ng'ayita mu nzikiza eyo enkwafu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’ogamba nti, ‘Katonda amanyi ki? Ayinza okulamulira mu kizikiza?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naawe obuuza nti, “Katonda amanyi ki? Ayinza okusala omusango ng'abikkiddwako ebire ebikutte ekizikiza?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okwebuuza nti: ‘Katonda amanya ki? Ayinza okusala omusango ng'abikkiddwa ebire ebikutte ekizikiza?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naawe oyogera nti Katonda amanyi ki? Ayinza okusala omusango ng'ayima mu kizikiza ekikutte?