Job 22:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyagala osigaleyo mu kkubo ekkadde abantu ababi lye baakwatanga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onoosigala mu kkubo ery’edda abasajja abakozi b’ebibi lye baakwata?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyagala okukwata ekkubo ery'edda Abantu ababi lye batambulirangamu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oyagala kukuuma mpisa ez'edda ababi mwe batambulira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyagala okukwata ekkubo ery'edda Abantu ababi lye baalinnyirangamu?