Job 22:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasikulwawo ng'akadde kaabwe tekannatuuka, emisingi gyabwe ne gyerebwawo emigga?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baatwalibwa ng’ekiseera kyabwe tekinnatuuka, emisingi gyabwe gyatwalibwa amataba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baafa entuuko zaabwe nga tezinnatuuka, Ne baba ng'omusingi ogusaanyiziddwawo mukoka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'ekizimbe ekitwalibwa mukoka, baafa ekiseera kyabwe eky'okufa tekinnatuuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaakwakulibwa entuuko zaabwe nga tezinnabaawo, Omusingi gwabwe ne gufukibwa ng'omugga: