Job 22:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baagambanga Katonda nti: ‘Tuviire! Omuyinza wa buli kantu anaatukola ki?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be bagamba Katonda nti, ‘Tulekere emirembe! Ayinzabyonna ayinza kutukola ki?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be bantu abaagambanga Katonda nti, “Tuveeko.” Era nti Omuyinza w'ebintu byonna ayinza kutukola ki?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bantu abaagamba Katonda nti: ‘Tuveeko.’ Era nti: ‘Omuyinzawaabyonna ayinza kutukolako ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaagambanga Katonda nti Tuveeko: Era nti Omuyinza w'ebintu byonna ayinza kutukolera ki?