Job 22:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso nga yajjuza ennyumba zaabwe ebirungi! kyenva neesambira ddala ebiteeso by'ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate nga ye, ye yajjuza ennyumba zaabwe ebintu ebirungi, noolwekyo neewuunya nnyo amagezi g’abakozi b’ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sso ng'ennyumba zaabwe yazijjuza ebirungi. Naye okuteesa kw'ababi sikukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sso ng'ennyumba zaabwe yazijjuza ebirungi. Naye amagezi g'ababi sigakkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye yajjuza ennyumba zaabwe ebirungi: Naye okuteesa kw'ababi kundi wala.