Job 22:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omuntu ayinza okugasa Katonda, n'omutegeevu ayinza okubaako ky'amuyambamu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omuntu ayinza okugasa Katonda? Wadde oyo ow’amagezi ayinza okumuyamba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu ayinza okugasa Katonda? Mazima ow'amagezi yeegasa yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu alina ky'ayinza okugasa Katonda? Ddala bw'abeera omugezi ayinza okwegasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ayinza okugasa Katonda? Mazima ow'amagezi yeegasa yekka.