Job 22:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Abalabe baffe bazikiriridde ddala, n'omuliro guwemmense obugagga bwabwe.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Ddala abalabe baffe bazikiridde, era omuliro gulidde obugagga bwabwe.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'agamba nti, “Mazima abalabe baffe bamaliddwawo, N'abo abafisseewo omuliro gubasaanyizzawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba nti: ‘Mazima abalabe baffe bazikiriziddwa. Ne bye baleseewo, omuliro gubisaanyizzaawo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'ayogera nti Mazima abo abaatugolokokerako bamaliddwawo, N'abo abafisseewo omuliro gubookezza.