Job 22:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'okasuka eri mu nfuufu ejjinja lyo erya zaabu, ne zaabu wo owa Ofiri mu njazi z'omu biwonko,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’oteeka n’amayinja go ag’omuwendo mu ttaka, zaabu yo eya Ofiri ku njazi z’omu mugga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Suula eby'obugagga bwo mu nfuufu, Ne zaabu ow'e Ofiri mu mayinja ag'omu bugga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Suula ebyobugagga bwo mu nfuufu, ne zaabu omulungi ow'e Ofiri mu mayinja ag'omu kagga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oteeka ebibyo eby'obugagga mu nfuufu, Ne zaabu eya Ofiri mu mayinja ag'omu bugga;