Job 22:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo Omuyinza wa buli kantu y'aliba zaabu wo, ffeeza wo ow'oku ntikko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
awo Ayinzabyonna anaabeeranga zaabu yo, era ffeeza esingayo obulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale Omuyinza w'ebintu byonna ye anaabanga obugagga bwo, Era anaabanga ffeeza ya muwendo mungi gy'oli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda Omuyinzawaabyonna ye aba abeera zaabu wo. Era ye aba abeera ffeeza wo gwe watuuma entuumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale Omuyinza w'ebintu byonna ye anaabanga obugagga bwo, Era anaabanga ffeeza ya muwendo mungi gy'oli.