Job 22:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga atoowazibwa omugamba nti: ‘Situka,’ ate ow'amaaso ameetoowaze, oyo amulokola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abalala bwe balisuulibwa n’ogamba nti, ‘Bayimuse!’ Olwo alirokola abagudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda asa wansi abamalala, N'alokola eyeetoowaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waba abatoowazibwa, onoogambanga nti: ‘Eriyo okukuzibwa.’ Era Katonda alokola omwetoowaze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe bakusuula, onooyogeranga nti Waliwo okuyimusibwa; Era anaalokolanga eyeetoowaza.