Job 22:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lwa bulungi bwo kyava akuvunaana, n'akuwaabira emisango?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Akukangavvula lwa kumutya era kyava akuvunaana?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omutya kyava akunenya, Era kyava akuwozesa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akuvunaana lwa kumussaamu kitiibwa? Era kyava akuwozesa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omutya kyava akunenya, Kyava asala omusango gwo?