Job 22:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akooye tewamuwa mazzi, n'omuyala n'omumma emmere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewawa bakoowu mazzi, abaagala wabamma emmere,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakooye tewabawanga mazzi kunywa. Era wammanga abayala emmere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakooye tewabawanga mazzi kunywa. Era wammanga emmere abayala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tonywesanga mazzi omukoowu, Era wamma omuyala emmere.