Job 22:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wali musajja ow'amaanyi alina ettaka, omusajja assibwamu ekitiibwa, nga kwe wasenga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wadde nga wali musajja wa maanyi, eyalina ettaka, omusajja ow’ekitiibwa, era nga byonna ggwe nnyini byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wakozesa amaanyi okutwala ettaka lyonna, N'owaako abo bokka boyagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'okuba oli wa maanyi, ettaka lyonna walyefunza, ng'olirekako abo bokka b'oyagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ow'amaanyi ye yalya ensi; N'ow'ekitiibwa ye yagibeeramu.