Job 23:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Anti ye ali bw'omu, ani anaamwesimbamu? Ky'ayagala ky'akola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye yeemalirira, ani ayinza okumuwakanya? Akola kyonna ekimusanyusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ye y'omu bulijjo, tewali ayinza okumukyusa. Akola ekyo ye kyayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye ye y'omu bulijjo tewali ayinza kumukyusa Era akola ekyo ky'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ye alowooza bumu, era ani ayinza okumukyusa? Era emmeeme ye kye yeegomba ekyo ky'akola.