Job 23:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atuukiriza byonna bye yanteesaako, n'ebirala nkumu ebiri ng'ebyo by'akyaterese.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo ajja kutuukiriza by’asazzeewo okunjolekeza, era bingi byategese by’akyaleeta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajja kutuukiriza ekyo kye yanteekerateekera. Era alina bingi ebiri ng'ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ajja kutuukiriza ekyo, kye yanteekerateekera. Era alina bingi ebiri ng'ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga atuukiriza ekyo ekyanteekerwawo: N'ebingi ebiri bwe bityo biri naye.