Job 23:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyenva nkankana mu maaso ge; bwe ndowooza ku bino, mpulira okumutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva mba n’entiisa nga ndi mu maaso ge; bwe ndowooza ku bino byonna, ne mmutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenva nfuna entiisa waali, Bwe ndowooza mmutya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyenva nfuna entiisa w'ali Sirema kutya bwe mmulowooza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenva neeraliikirira ye okubaawo; Bwe ndowooza mmutya.