Job 23:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda omutima gwange yagutekemula, Omuyinza wa buli kantu yankanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda anafuyizza nnyo omutima gwange, Ayinzabyonna antiisizza nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Katonda anzirisizza, Omuyinza w'ebintu byonna antisizza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Katonda anzirisizza, Omuyinzawaabyonna antekemudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda azirisiza omutima gwange. Era Omuyinza w'ebintu byonna anteganyizza: