Job 23:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye enzikiza teyambuutikira; amaaso gange ekibululu tekyagabikka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekizikiza tekinsirisizza, ekizikiza ekikutte ennyo ekibisse amaaso gange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ye antiisa sso si nzikiza, Wadde yo enzibye amaaso gange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ye antiisa sso si nzikiza, wadde ye enzibye amaaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga saazikirizibwa okusooka ekizikiza, So teyabikka ku kizikiza ekikutte eri amaaso gange.