Job 23:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Na kati okwemulugunya kwange kulimu ennyiike; omukono gwe gunzitooweredde mu kusinda kwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’okutuusa leero okwemulugunya kwange kubalagala, omukono gwe gunzitoowerera wadde mbadde mu kusinda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ne leero okwemulugunya kwange kuka, Omukono gwe gwa maanyi ku nze, newakubadde nga nsinda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ne leero neemulugunya era mpakanya, Wadde ngezaako obutasinda, naye siyinza kweziyiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne leero okwemulugunya kwange Okukubibwa kwange kusinga okusinda kwange obuzito.