Job 23:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nno ntegedde aw'okumuzuula; singa nno nsobodde okutuuka awali ekisulo kye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa nnali mmanyi aw’okumusanga nandisobodde okulaga gy’abeera!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa mmanyi gye nnyinza okumulabira, Singa nnyinza okutuuka n'awali entebe ye!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale singa mmanya gye nnyinza okusanga Katonda, ne ntuuka n'awali entebe ye!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa mmanyi gye nnyinza okumulabira, Singa nnyinza okutuuka n'awali entebe ye!