Job 23:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye, yandimpakanyizza n'amaanyi mangi? Nedda, teyandintaddeko misango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yandimpakanyizza n’amaanyi mangi? Nedda, teyandinteeseko musango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yandinnyombesezza olw'obukulu bw'obuyinza bwe? Nedda, naye yandinzisizzaako omwoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yandinnyombesezza mu bukulu bwe n'obuyinza bwe? Nedda, yandiwulirizza bye ŋŋamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yandinnyombesezza olw'obukulu bw'obuyinza bwe? Nedda, naye yandinzisizzaako omwoyo.