Job 23:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe ŋŋenda ebuvanjuba, tabaayo; bwe ŋŋenda ebugwanjuba, simusanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe ŋŋenda ebuvanjuba, nga taliiyo; ne bwe ŋŋenda ebugwanjuba, simusangayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munnoonya ebuvanjuba, naye nga Katonda taliiyo, N'ebugwanjuba, nayo ne simulabayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nnoonya ebuvanjuba, naye nga Katonda taliiyo, n'ebugwanjuba ne simulabayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ntambula mu maaso, naye ye nga taliiyo; Ne ntambula ennyuma, naye ne ssiyinza kumulaba: