Job 24:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakamula omuzigo wakati mu oliva; basamba ekitaliri mu mizabbibu naye basigala bayonta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Basogolera emizabbibu ku mayinja, ne basambira mu ssogolero, naye ne basigala nga balumwa ennyonta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakamulira amafuta g'Omuzeyituuni mu bisenge by'abasajja abo, Babasogolera omubisi gw'omuzabbibu, naye bo ne balumwa ennyonta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakamulira omuzigo gw'emizayiti mu bisenge by'abo. Basogola emizabbibu mu masogolero gaabwe, bo ne balumwa ennyonta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakamulira amafuta mu bisenge by'abasajja abo; Balinya amasogolero gaabwe ne balumwa ennyonta.