Job 24:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku bwe luziba, ye omutemu ng'agolokoka, n'atta omunaku, omwavu; mu kiro asoonooka ng'omubbi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutemu agolokoka nga obudde buzibye n’atta omwavu n’ali mu kwetaaga; ekiro abbira ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutemu agolokokera wamu n'emmambya n'atta omwavu n'omunaku. Ate ekiro n'aba omubbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutemu agolokokera wamu n'emmambya n'atta omwavu n'omunaku. Era ekiro n'aba omubbi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omussi agolokokera wamu n'omusana, atta omwavu ne yeetaaga; Era ekiro aba ng'omubbi.