Job 24:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku bo enzikiza ekutte bwe budde okukya; entiisa y'ekisiikirize ky'olumbe ye mukwano gwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri abo bonna ekizikiza ekikutte bwe budde bwabwe obw’oku makya. Kubanga bakola omukwano n’ebitiisa eby’omu nzikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eky'obudde okukya bitya, Kubanga bamanyidde ebitiisa eby'omu nzikiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eky'obudde okukya bakitya, bamanyidde bikangabwa bya nzikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obw'enkya buli ng'ekisiikirize eky'okufa eri abo bonna; Kubanga bamanyi ebitiisa eby'ekisiikirize eky'okufa.