Job 24:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awewuka ku ngulu ku mazzi; omugabo gwe ku nsi muvumirire, tewali alaga eri mizabbibu gye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bali ng’ebyovu ebiri kungulu ku mazzi, era omugabo gwabwe mukolimire mu nsi. Tewali musogozi n’omu alaga mu nnimiro zaabwe ez’emizabbibu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubi akulugusibwa nga mukoka. Ettaka lye likolimiddwa. Talina n'omu akola mu nsuku z'emizabbibu gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omubi akuluggusibwa ng'amazzi. N'ekibanja kye kikolimiddwa, tewakyali akola mu mizabbibu gye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aba wa mbiro ng'amazzi; Omugabo gwabwe gukolimiddwa ku nsi: Takyukira awali ekkubo ery'ensuku z'emizabbibu.