Job 24:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batwala endogoyi ya mulekwa, ente ya nnamwandu ne bagitwala ng'omusingo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batwala endogoyi ya mulekwa ne batwala ennume ya nnamwandu ng’omusingo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batwala endogoyi ya mulekwa. Batwala ente ya nnamwandu okuba omusingo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batwala endogoyi ya mulekwa. Ente ya nnamwandu gwe bawola bagisigaza nga musingo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bagoba endogoyi ey'abatalina kitaabwe, Batwala ente ya nnamwandu okuba omusingo.