Job 25:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Obuyinza n'entiisa bibye; ateeka emirembe waggulu mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Okufuga kwa Katonda n’entiisa ya Katonda; ateekawo enkola entuufu mu bifo ebya waggulu mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okufuga n'entiisa biri ne Katonda. Aleeta emirembe mu bifo bye eby'omu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Katonda ye alina obuyinza obufuga, wa ntiisa. Aleeta emirembe mu bwakabaka bwe obw'omu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okufuga n'entiisa biri naye; Aleeta emirembe mu bifo bye ebigulumivu.