Job 25:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu abeera atya omutuukirivu mu maaso ga Katonda? Oyo azaalibwa omukazi aba atya omutukuvu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo omuntu ayinza atya okwelowooza nti mutuukirivu awali Katonda? Omuntu eyazaalibwa omukazi ayinza atya okuba omulongoofu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale omuntu ayinza atya okuba omutuukirivu mu maaso ga Katonda? Oba ayinza atya okuba omulongoofu oyo azaalibwa omukazi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mu maaso ga Katonda omuntu ayinza atya okuba omutuukirivu? Era azaalibwa omukazi ayinza atya okuba omulongoofu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale omuntu ayinza atya okuba n'obutuukirivu eri Katonda? Oba ayinza atya okuba omulongoofu oyo azaalibwa omukazi?